1
ENTANDIKWA 2:24
Luganda Bible 2003
Omusajja kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we, ne baba omuntu omu.
Параўнаць
Даследуйце ENTANDIKWA 2:24
2
ENTANDIKWA 2:18
Awo Mukama Katonda n'agamba nti: “Si kirungi omuntu okubeera yekka. Nja kumukolera omubeezi amusaanira.”
Даследуйце ENTANDIKWA 2:18
3
ENTANDIKWA 2:7
Awo Mukama Katonda n'abumba omuntu mu nfuufu y'ettaka, n'amufuuwa mu nnyindo omukka ogw'obulamu, omuntu n'atandika okuba omulamu.
Даследуйце ENTANDIKWA 2:7
4
ENTANDIKWA 2:23
Omusajja n'agamba nti: “Ddala ono ye muntu munnange, lye ggumba erivudde mu magumba gange, gwe mubiri oguvudde mu mubiri gwange. Anaayitibwanga mukazi, kubanga aggyiddwa mu musajja.”
Даследуйце ENTANDIKWA 2:23
5
ENTANDIKWA 2:3
N'awa omukisa olunaku olw'omusanvu, n'alutukuza, kubanga ku lunaku olwo, kwe yamalira okutonda, n'alekera awo okukola.
Даследуйце ENTANDIKWA 2:3
6
ENTANDIKWA 2:25
Omusajja ne mukazi we bombiriri baali bwereere, naye tebaakwatibwa nsonyi.
Даследуйце ENTANDIKWA 2:25
Стужка
Біблія
Планы чытання
Відэа