1
Olubereberye 16:13
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Agali n'ayita Mukama eyayogera naye erinnya nti, “Ggwe Katonda alaba.” Kubanga yeebuuza nti, “Ddala ndabye Katonda ne nsigala nga ndi mulamu?”
Compare
Explore Olubereberye 16:13
2
Olubereberye 16:11
Era malayika wa Mukama n'amugamba nti, “Laba, oli lubuto, olizaala omwana wa bulenzi; era olimutuuma erinnya Isimaeri, kubanga Mukama awulidde okubonyaabonyezebwa kwo.
Explore Olubereberye 16:11
3
Olubereberye 16:12
Era aliba ng'ensolo ey'omu nsiko etefugika. Anaalwanaga na buli muntu, era buli muntu anaalwananga naye, era aneeyawulanga ku baganda be.”
Explore Olubereberye 16:12
Home
Bible
Plans
Videos