1
Olubereberye 18:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Waliwo ekirema Mukama? Nga bwe n'agambye, ndikomawo mu kiseera nga kino, omwaka ogujja era Saala aliba azadde omwana ow'obulenzi.”
Compare
Explore Olubereberye 18:14
2
Olubereberye 18:12
Saala n'aseka munda ye, ng'ayogera nti, “Nze akaddiye bwenti, era ne baze naye ng'akaddiye, nkyasobola okufuna essanyu eryo ery'obufumbo?”
Explore Olubereberye 18:12
3
Olubereberye 18:18
kubanga Ibulayimu agenda kuvaamu eggwanga eddene, ery'amaanyi, era mu ye, amawanga gonna ag'omu nsi mwe galiweerwa omukisa.
Explore Olubereberye 18:18
4
Olubereberye 18:23-24
Ibulayimu n'asembera, n'abuuza nti, “Olizikiriza abatuukirivu awamu n'ababi? Singa mu kibuga mulimu abatuukirivu ataano (50); era onookizikiriza n'otokisonyiwa ku bwa batuukirivu abo ataano (50) abakirimu?
Explore Olubereberye 18:23-24
5
Olubereberye 18:26
Mukama n'ayogera nti, “Bwe nnaalaba mu kibuga Sodoma abatuukirivu ataano (50), nja kusonyiwa ekifo kyonna ku lwabwe.”
Explore Olubereberye 18:26
Home
Bible
Plans
Videos