1
Olubereberye 41:16
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Yusufu n'addamu Falaawo, ng'ayogera nti, “Si nze; naye Katonda y'anaawa Falaawo okuvvuunula okulungi.”
Compare
Explore Olubereberye 41:16
2
Olubereberye 41:38
Falaawo n'agamba abaddu be nti, “Tuyinza okulaba omusajja afaanana ng'oyo, omusajja omuli omwoyo gwa Katonda?”
Explore Olubereberye 41:38
3
Olubereberye 41:39-40
Falaawo n'agamba Yusufu nti, “Kubanga Katonda akulaze ebyo byonna, tewali mukalabakalaba era ow'amagezi nga ggwe. Ggwe onoofuganga ensi yange, era n'abantu bange bonna banaakuwuliranga; kyokka nze nzekka, nze nnaakusinganga obukulu.”
Explore Olubereberye 41:39-40
4
Olubereberye 41:52
N'ow'okubiri n'amutuuma erinnya Efulayimu; eritegeeza nti, “Katonda anjalizza mu nsi ey'okubonaabona kwange.”
Explore Olubereberye 41:52
5
Olubereberye 41:51
Yusufu n'atuuma omwana omubereberye erinnya Manase; eritegeeza nti, “Katonda anneerabizza ennaku yange yonna.”
Explore Olubereberye 41:51
Home
Bible
Plans
Videos