1
Yokaana 9:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Ffe kitugwanira okukola emirimu gy'oyo eyantuma, obudde nga misana. Ekiro kijja omuntu mw'atayinziza kukolera.
Compare
Explore Yokaana 9:4
2
Yokaana 9:5
Bwe mba mu nsi, ndi musana gwa nsi.”
Explore Yokaana 9:5
3
Yokaana 9:2-3
Abayigirizwa be ne bamubuuza, nga bagamba nti, “Labbi, ani eyayonoona, ono oba abazadde be, kye kyamuzaaza nga muzibe wa maaso?” Yesu n'addamu nti, “Ono teyayonoona, newakubadde abazadde be, naye emirimu gya Katonda girabikire ku ye.
Explore Yokaana 9:2-3
4
Yokaana 9:39
Yesu n'agamba nti, “Omusango gwe gwandeeta mu nsi muno, abatalaba balabe, n'abo abalaba babe bazibe b'amaaso.”
Explore Yokaana 9:39
Home
Bible
Plans
Videos