1
Olubereberye 46:3
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Katonda n’amugamba nti, “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo; totya kuserengeta Misiri, kubanga ndi kufuulirayo eyo eggwanga eddene.
Compare
Explore Olubereberye 46:3
2
Olubereberye 46:4
Nzija kuserengeta naawe e Misiri, era ndi kuggyayo; era olifiira mu mikono gya Yusufu.”
Explore Olubereberye 46:4
3
Olubereberye 46:29
Awo Yusufu n’ateekateeka eggaali lye n’agenda okusisinkana Isirayiri kitaawe e Goseni, n’amweraga, n’amugwa mu kifuba n’akaabira mu kifuba kye okumala akabanga.
Explore Olubereberye 46:29
4
Olubereberye 46:30
Isirayiri n’agamba Yusufu nti, “Kale kaakano ka nfe, kubanga ndabye amaaso go ne ntegeera nti okyali mulamu.”
Explore Olubereberye 46:30