1
Makko 16:15
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
N’abagamba nti, “Mugende mu nsi yonna mubuulire Enjiri eri abantu bonna.
Compare
Explore Makko 16:15
2
Makko 16:17-18
Era abo abakkiriza baligoba baddayimooni ku bantu mu linnya lyange, era balyogera ennimi empya. Banaakwatanga ku misota, era bwe banaanywanga ekintu kyonna ekyobutwa tekiibakolengako kabi, era banasanga emikono gyabwe ku balwadde ne babawonya.”
Explore Makko 16:17-18
3
Makko 16:16
Abo bonna abakkiriza ne babatizibwa balirokolebwa, naye abo abatakkiriza balisalirwa omusango ne gubasinga.
Explore Makko 16:16
4
Makko 16:20
Abayigirizwa ne bagenda buli wantu nga babuulira; era Mukama n’abeeranga nabo, n’anywezanga buli kye baayogeranga mu bubaka bwabwe, ng’abakozesanga eby’amagero.
Explore Makko 16:20
5
Makko 16:6
Naye n’abagamba nti, “Temutya. Munoonya Yesu, Omunnazaaleesi eyakomererwa. Wano taliiwo! Azuukidde. Mulabe, omulambo gwe we gwali gugalamiziddwa.
Explore Makko 16:6
6
Makko 16:4-5
Naye bwe baatuukawo, ne balaba ng’ejjinja lyayiringisiddwa. Ejjinja lyali ddene nnyo. Bwe baayingira mu ntaana, ne balaba omusajja omuvubuka, ng’ayambadde engoye enjeru, ng’atudde ku ludda olwa ddyo! Ne bawuniikirira nnyo!
Explore Makko 16:4-5
Home
Bible
Plans
Videos