1
Yokaana 2:11
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Kano ke kabonero Yesu ke yasookerako okukola mu Kaana eky'e Ggaliraaya, n'alabisa ekitiibwa kye; abayigirizwa be ne bamukkiriza.
Compare
Explore Yokaana 2:11
2
Yokaana 2:4
Yesu n'amugamba nti Omukyala, Onvunaana ki? ekiseera kyange tekinnaba kutuuka.
Explore Yokaana 2:4
3
Yokaana 2:7-8
Yesu n'abagamba nti Amasuwa mugajjuze amazzi. Ne bagajjuza okutuusa ku migo. N'abagamba nti Musene kaakano, mutwalire omugabuzi w'embaga. Ne bamutwalira.
Explore Yokaana 2:7-8
4
Yokaana 2:19
Yesu n'addamu n'abagamba nti Mumenye yeekaalu eno, nange ndigizimbira ennaku ssatu.
Explore Yokaana 2:19
5
Yokaana 2:15-16
n'afuula emigwa olukoba, n'abagoba bonna mu yeekaalu, n'endiga n'ente; n'ayiwa effeeza ez'abawaanyisa effeeza, n'avuunika embaawo zaabwe; n'agamba abaali batunda amayiba nti Muggyeewo ebintu bino: muleme kufuula nnyumba ya Kitange nnyumba ya buguzi.
Explore Yokaana 2:15-16
Home
Bible
Plans
Videos