1
OKUVA E MISIRI 40:38
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Abayisirayeli mu lugendo lwabwe lwonna, baalabanga ekire kya Mukama nga kiri waggulu w'Eweema Entukuvu mu budde obw'emisana. Ate mu budde obw'ekiro, baalabanga omuliro nga gwakira waggulu waayo.
Compare
Explore OKUVA E MISIRI 40:38
2
OKUVA E MISIRI 40:34-35
Awo ekire ne kibikka ku Weema ey'okusisinkanirangamu Mukama, era ekitiibwa kya Mukama ne kijjula mu yo. Musa n'atayinza kuyingira mu Weema eyo.
Explore OKUVA E MISIRI 40:34-35