1
YOWANNE 8:12
Luganda Bible 2003
Awo Yesu n'ayongera okwogera nabo, n'agamba nti: “Nze kitangaala ky'ensi. Angoberera, taatambulirenga mu kizikiza, wabula anaabeeranga n'ekitangaala eky'obulamu.”
Compare
Explore YOWANNE 8:12
2
YOWANNE 8:32
era mulitegeera amazima, n'amazima galibafuula ba ddembe.”
Explore YOWANNE 8:32
3
YOWANNE 8:31
Awo Yesu, Abayudaaya abaamukkiriza, n'abagamba nti: “Bwe munywerera ku bye mbayigiriza, muba bayigirizwa bange ddala
Explore YOWANNE 8:31
4
YOWANNE 8:36
Kale Omwana bw'alibafuula ab'eddembe, mulibeera ddala ba ddembe.
Explore YOWANNE 8:36
5
YOWANNE 8:7
Bwe beeyongera okumubuuza, n'akutaamulukuka, n'agamba nti: “Mu mmwe atayonoonangako, ye aba asooka okumukuba ejjinja.”
Explore YOWANNE 8:7
6
YOWANNE 8:34
Yesu n'abaddamu nti: “Mazima ddala mbagamba nti buli akola ekibi, aba muddu wa kibi.
Explore YOWANNE 8:34
7
YOWANNE 8:10-11
Yesu n'akutaamulukuka, n'amugamba nti: “Mukazi wattu, baluwa? Tewali akusalidde musango kukusinga?” Omukazi n'addamu nti: “Tewali, Ssebo.” Yesu n'agamba nti: “Nange sikusalira musango kukusinga. Genda, naye toddangayo okwonoona.”]
Explore YOWANNE 8:10-11
Home
Bible
Plans
Videos