Olubereberye 41:39-40
Olubereberye 41:39-40 LBR
Falaawo n'agamba Yusufu nti, “Kubanga Katonda akulaze ebyo byonna, tewali mukalabakalaba era ow'amagezi nga ggwe. Ggwe onoofuganga ensi yange, era n'abantu bange bonna banaakuwuliranga; kyokka nze nzekka, nze nnaakusinganga obukulu.”