YouVersion Logo
Search Icon

Olubereberye 39:11-12

Olubereberye 39:11-12 EEEE

Naye lwali lumu Yusufu bwe yayingira mu nju okukola emirimu gye nga tewali n’omu mu nnyumba, muka mukama we n’akwata ekyambalo kya Yusufu nga bw’agamba nti, “Weegatte nange.” Yusufu n’amwesimatulako, ekyambalo kye ne kisigala mu ngalo z’omukazi wa mukama we. Ye n’adduka n’ava mu nnyumba.

Free Reading Plans and Devotionals related to Olubereberye 39:11-12