Olubereberye 47:5-6
Olubereberye 47:5-6 EEEE
Awo Falaawo n’agamba Yusufu nti, “Kitaawo ne baganda bo bazze gy’oli. Ensi y’e Misiri gw’ogirinako obuyinza, teeka kitaawo ne baganda bo awasinga obulungi; bateeke e Goseni. Era obanga omanyi asobola mu bo muwe akuume ente zange.”





