Lukka 24:46-47
Lukka 24:46-47 LUG68
n'abagamba nti Bwe kityo bwe kyawandiikibwa Kristo okubonyaabonyezebwa n'okuzuukira mu bafu ku lunaku olw'okusatu; era amawanga gonna okubuulirwanga okwenenya n'okuggibwako ebibi mu linnya lye, okusookera ku Yerusaalemi.