YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 10:1-2

OKUVA E MISIRI 10:1-2 LBWD03

Awo Mukama n'agamba Musa nti: “Genda eri kabaka, kubanga nkakanyazizza omutima gwe, n'omutima gw'abakungu be, ndyoke nkole ebyamagero byange bino mu bo, ggwe osobole okubuulira abaana bo ne bazzukulu bo bye nkoze Abamisiri, n'ebyamagero bye nkoze ku bo, mulyoke mumanye nga Nze MUKAMA.”

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 10:1-2