YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 12:26-27

OKUVA E MISIRI 12:26-27 LBWD03

Abaana bammwe bwe banaababuuzanga nti: ‘Omukolo guno gutegeeza ki?’ Munaddangamu nti: ‘Kye kitambiro eky'Okuyitako kwa Mukama, kubanga yayita ku nnyumba z'Abayisirayeli mu Misiri, bwe yatta Abamisiri, naye n'ataliza ennyumba zaffe.’ ” Abayisirayeli ne bakutamya emitwe gyabwe ne basinza.

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 12:26-27