YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 17:6-7

OKUVA E MISIRI 17:6-7 LBWD03

Nze nja kuyimirira mu maaso go eyo ku lwazi, ku Lusozi Horebu, ggwe okube olwazi, muveemu amazzi, abantu banywe.” Musa n'akola bw'atyo mu maaso g'abakulembeze b'Abayisirayeli. N'atuuma ekifo ekyo erinnya Massa ne Meriba, kubanga Abayisirayeli baayomba ne bageza Mukama nga bagamba nti: “Mukama ali wamu naffe?”

Free Reading Plans and Devotionals related to OKUVA E MISIRI 17:6-7