OKUVA E MISIRI 32:7-8
OKUVA E MISIRI 32:7-8 LBWD03
Mukama n'agamba Musa nti: “Serengeta oddeyo, kubanga abantu bo, be waggya mu nsi y'e Misiri, boonoonye. Bavudde mangu mu kkubo lye nabalagira okutambulirangamu. Beekoledde ennyana mu zaabu, ne bagiwa ebitambiro, ne bagamba nti: ‘Yisirayeli, bano be balubaale abaakuggya mu nsi y'e Misiri.’ ”





