OKUVA E MISIRI 35:35
OKUVA E MISIRI 35:35 LBWD03
Abawadde amagezi okukola emirimu egya buli ngeri, egikolebwa abasazi b'amayinja n'abayiiya; n'abalusi b'engoye ennungi eza bbululu, n'eza kakobe, n'Emmyufu, n'engoye endala. Basobola okukola emirimu gyonna egya buli ngeri, era n'okuyiiya eby'amagezi.





