OKUVA E MISIRI 4:11-12
OKUVA E MISIRI 4:11-12 LBWD03
Mukama n'amugamba nti: “Ani yakola akamwa k'omuntu? Ani amufuula kasiru, oba kiggala? Ani amuwa okulaba oba okuba muzibe? Si ye Nze Mukama? Kale kaakano genda, ndikusobozesa okwogera, era ndikutegeeza by'olyogera.”





