ENTANDIKWA 20:6-7
ENTANDIKWA 20:6-7 LBWD03
Katonda n'amugamba mu kirooto nti: “Weewaawo, mmanyi nga wakikola mu mutima omulongoofu, kyennava nkuziyiza okwonoona, ne sikuganya kumukwatako. Kale kaakano zzaayo muk'omusajja. Omusajja oyo nga bw'ali mulanzi, ajja kukusabira oleme kufa. Naye bw'otoomuzzeeyo, manya nti ddala oli wa kufa, ggwe n'abantu bo bonna.”