EKY'ABALEEVI 23:3
EKY'ABALEEVI 23:3 LBWD03
“Ennaku ziri mukaaga ezinaakolerwangako emirimu, naye olunaku olw'omusanvu, ye Sabbaato, lunaku lwa kuwummula. Ku olwo temuukolenga mirimu, naye munaakuŋŋaananga okusinza. Olwa Sabbaato, lunaku lwa Mukama yonna yonna gye mubeera.





