ENTANDIKWA 39:20-21
ENTANDIKWA 39:20-21 LB03
n'akwata Yosefu, n'amuteeka mu kkomera abasibe ba kabaka mwe bakuumirwa, Yosefu n'abeera omwo mu kkomera. Naye Mukama n'aba awamu ne Yosefu, n'amukwatirwa ekisa, n'amuwa okusiimibwa mu maaso g'omukuumi w'ekkomera.