YOWANNE 6:11-12
YOWANNE 6:11-12 LB03
Awo Yesu n'atoola emigaati, ne yeebaza Katonda, n'agigabira abantu abatudde. Ne ku byennyanja n'akola bw'atyo. Bonna ne bafuna nga bwe baagala. Bwe baamala okukkuta, n'agamba abayigirizwa be nti: “Mukuŋŋaanye obutundutundu obusigaddewo, buleme kwonooneka.”