1
Yokaana 5:24
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Ddala ddala mbagamba nti Awulira ekigambo kyange, n'akkiriza oyo eyantuma, alina obulamu obutaggwaawo, so talijja mu musango, naye ng'avudde mu kufa okutuuka mu bulamu.
Compara
Explorar Yokaana 5:24
2
Yokaana 5:6
Yesu bwe yalaba oyo ng'agalamidde, n'ategeera nga yaakamala ennaku nnyingi, n'amugamba nti, “Oyagala okuba omulamu?”
Explorar Yokaana 5:6
3
Yokaana 5:39-40
Munoonya mu byawandiikibwa, kubanga mmwe mulowooza nti mu byo mulina obulamu obutaggwaawo; n'ebyo bye bitegeeza ebyange; era temwagala kujja gye ndi okubeera n'obulamu.
Explorar Yokaana 5:39-40
4
Yokaana 5:8-9
Yesu n'amugamba nti, “Golokoka, weetikke ekitanda kyo, otambule.” Amangu ago omuntu n'aba mulamu ne yeetikka ekitanda kye, n'atambula. Naye olunaku olwo lwali lwa ssabbiiti.
Explorar Yokaana 5:8-9
5
Yokaana 5:19
Awo Yesu n'addamu n'abagamba nti, “Ddala ddala mbagamba nti Omwana tayinza kukola kintu ku bubwe, bw'atalabira ku Kitaawe ng'akola; kubanga Kitaawe by'akola byonna, n'Omwana by'akola.
Explorar Yokaana 5:19
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos