1
Luk 23:34
BIBULIYA ENTUKUVU
Yezu n'agamba nti: “Kitange, basonyiwe kubanga tebamanyi kye bakola.” Ne bagabanyaamu ebyambalo bye, ne babikubako akalulu.
Compara
Explorar Luk 23:34
2
Luk 23:43
N'amugamba nti: “Mazima nkugamba nti olwa leero onooba nange mu kifo ky'okwesiima.”
Explorar Luk 23:43
3
Luk 23:42
Awo n'agamba Yezu nti: “Yezu, bw'otuuka mu bwakabaka bwo, onzijukira.”
Explorar Luk 23:42
4
Luk 23:46
Yezu n'akoowoola n'eddoboozi ddene, n'agamba nti: “Kitange, mu mikono gyo mwe ntadde omwoyo gwange.” Mu kwogera ebyo n'assa omukka omuvannyuma.
Explorar Luk 23:46
5
Luk 23:33
Awo bwe baatuuka mu kifo ekiyitibwa Akawanga, ne bamukomerera ku musaalaba, era n'ababbi, omu ku ddyo n'omulala ku kkono.
Explorar Luk 23:33
6
Luk 23:44-45
Essawa yali nga ya mukaaga; enzikiza n'ekwata ku nsi yonna, okutuusa ku ssaawa eyoomwenda, ng'enjuba esiikiriziddwa; olutimbe lw'omu Kiggwa ne luyulikamu wabiri.
Explorar Luk 23:44-45
7
Luk 23:47
Senturiyo bwe yalaba ebibaddewo, n'agulumiza Katonda, n'agamba nti: “Mazima omuntu ono abadde mutuukirivu.”
Explorar Luk 23:47
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos