1
LUKKA 16:10
Luganda DC Bible 2003
“Oyo aba omwesigwa ku kitono, aba mwesigwa ne ku kinene; n'oyo ataba mwesigwa ku kitono, taba mwesigwa ne ku kinene.
Compara
Explorar LUKKA 16:10
2
LUKKA 16:13
“Tewali muddu ayinza kuba na bakama be babiri, kubanga alikyawa omu n'ayagala omulala; oba alinywerera ku omu, n'anyooma omulala. Temuyinza kuba baddu ba Katonda ate ne muba baddu ba bugagga obw'ensi.”
Explorar LUKKA 16:13
3
LUKKA 16:11-12
Kale bwe mutaba beesigwa mu bugagga obw'ensi, ani alibateresa obugagga bwennyini? Era bwe mutaba beesigwa ku bya mulala, ebyammwe ani alibibawa?
Explorar LUKKA 16:11-12
4
LUKKA 16:31
Aburahamu n'agamba nti: ‘Oba nga tebawulira Musa na balanzi, tebajja kukkiriza newaakubadde wabaawo azuukira.’ ”
Explorar LUKKA 16:31
5
LUKKA 16:18
“Buli agoba mukazi we, ate n'awasa omukazi omulala, aba ayenze. Era oyo awasa omukazi agobeddwa bba, aba ayenze.
Explorar LUKKA 16:18
Inici
La Bíblia
Plans
Vídeos