Yokaana 2:7-8

Yokaana 2:7-8 LBR

Yesu n'abagamba nti, “Mujjuze amasuwa amazzi.” Ne bagajjuza okutuusa ku migo. N'abagamba nti, “Musene kaakano, mutwalire omugabuzi w'embaga.” Ne bamutwalira.