Lukka 18:4-5

Lukka 18:4-5 LBR

Omulamuzi n'atasooka kukkiriza; naye oluvannyuma n'ayogera munda mu ye nti, “ Newakubadde nga sitya Katonda, era nga sissaamu muntu kitiibwa; naye olw'okunteganya nnamwandu ono kw'anteganyiza nnaamulamula, aleme okuntengezza ng'ajja olutata.”