Lukka 24:46-47
Lukka 24:46-47 LBR
n'abagamba nti, “ Bwe kityo bwe kyawandiikibwa Kristo okubonyaabonyezebwa n'okuzuukira mu bafu ku lunaku olwokusatu; era amawanga gonna okubuulirwanga okwenenya n'okuggyibwako ebibi mu linnya lye, okusookera ku Yerusaalemi.