Yokaana 2:7-8

Yokaana 2:7-8 LUG68

Yesu n'abagamba nti Amasuwa mugajjuze amazzi. Ne bagajjuza okutuusa ku migo. N'abagamba nti Musene kaakano, mutwalire omugabuzi w'embaga. Ne bamutwalira.