ENTANDIKWA 14:22-23

ENTANDIKWA 14:22-23 LBWD03

Aburaamu n'addamu kabaka w'e Sodoma nti: “Ngolola omukono gwange eri Katonda Atenkanika eyakola eggulu n'ensi, ne ndayira nti: ‘Sijja kutwala kintu kyo na kimu, wadde akaguwa oba akakoba akasiba engatto,’ oleme okugamba nti: ‘Nze nagaggawaza Aburaamu!’