1
Yokaana 1:12
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Naye bonna abaamusembeza, yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda; be bo abakkiriza erinnya lye.
Vertaa
Tutki Yokaana 1:12
2
Yokaana 1:1
Kigambo yaliwo ng’ensi tennatondebwa. Kigambo yali ne Katonda, era Kigambo yali Katonda.
Tutki Yokaana 1:1
3
Yokaana 1:5
Omusana ne gwaka mu kizikiza, naye ekizikiza tekyaguyinza.
Tutki Yokaana 1:5
4
Yokaana 1:14
Kigambo n’afuuka omubiri, n’abeera mu ffe, ne tulaba ekitiibwa kye, ng’eky’oyo omu yekka eyava eri kitaffe ng’ajjudde ekisa n’amazima.
Tutki Yokaana 1:14
5
Yokaana 1:3-4
Ebintu byonna byatondebwa ku lulwe, era tewaliiwo kintu na kimu ekyatondebwa nga taliiwo. Mu ye mwe mwali obulamu; era obulamu buno ne buba ekitangaala eri abantu.
Tutki Yokaana 1:3-4
6
Yokaana 1:29
Ku lunaku olwaddirira, Yokaana Omubatiza n’alaba Yesu ng’ajja, n’agamba nti, “Mulabe Omwana gw’Endiga owa Katonda aggyawo ebibi by’ensi.
Tutki Yokaana 1:29
7
Yokaana 1:10-11
Kyokka newaakubadde Kigambo oyo ye yatonda ensi, bwe yajja mu nsi, ensi teyamutegeera. Yajja eri abantu be, naye abantu be ne batamusembeza.
Tutki Yokaana 1:10-11
8
Yokaana 1:9
Kristo ye yali Omusana, omusana ogw’amazima, ogujja mu nsi, okwakira buli muntu.
Tutki Yokaana 1:9
9
Yokaana 1:17
Amateeka gaatuweebwa nga gayita mu Musa, naye Yesu Kristo ye yaaleeta ekisa n’amazima.
Tutki Yokaana 1:17
Koti
Raamattu
Suunnitelmat
Videot