Yokaana 2:7-8

Yokaana 2:7-8 EEEE

Yesu n’agamba abaweereza nti, “Amasuwa mugajjuze amazzi.” Ne bagajjuza okutuuka ku migo. Awo n’abagamba nti, “Kale musene mutwalire omukulu w’abagabuzi.” Ne basena ne bamutwalira.

Video Yokaana 2:7-8