1
OKUVA E MISIRI 4:11-12
Luganda Bible 2003
LB03
Mukama n'amugamba nti: “Ani yakola akamwa k'omuntu? Ani amufuula kasiru, oba kiggala? Ani amuwa okulaba oba okuba muzibe? Si ye Nze Mukama? Kale kaakano genda, ndikusobozesa okwogera, era ndikutegeeza by'olyogera.”
Bera saman
Njòttu OKUVA E MISIRI 4:11-12
2
OKUVA E MISIRI 4:10
Musa n'agamba Mukama nti: “Ayi Mukama, sibangako mwogezi mulungi okuva ddi na ddi, wadde okuva lwe watandise okwogera nange, kubanga soogera mangu, era ntamattama.”
Njòttu OKUVA E MISIRI 4:10
3
OKUVA E MISIRI 4:14
Awo Mukama n'asunguwalira Musa, n'agamba nti: “Muganda wo Arooni Omuleevi taliiwo? Mmanyi ng'ayinza okwogera obulungi. Era wuuyo ajja okukusisinkana, era bw'anaakulaba, ajja kusanyuka.
Njòttu OKUVA E MISIRI 4:14