1
ENTANDIKWA 16:13
Luganda DC Bible 2003
Agari n'ayita Mukama eyayogera naye, nti: “Katonda alaba.” Kubanga yagamba nti: “Ddala ndabye ku Katonda, ne nsigala nga ndi mulamu?”
比較
ENTANDIKWA 16:13で検索
2
ENTANDIKWA 16:11
Kaakati oli lubuto, era ojja kuzaala omwana wa bulenzi era omutuume erinnya Yisimayeli, kubanga Mukama awulidde okukaaba kwo mu buyinike.
ENTANDIKWA 16:11で検索
3
ENTANDIKWA 16:12
Naye mutabani wo aliba ng'entulege. Anaalwanagananga na buli muntu, era buli muntu anaalwanagananga naye, era aneeyawulanga ku baganda be.”
ENTANDIKWA 16:12で検索
ホーム
聖書
読書プラン
ビデオ