YouVersionロゴ
聖書読書プランビデオ
アプリを入手
言語選択
検索アイコン

ENTANDIKWA 21の有名な聖句

1

ENTANDIKWA 21:1

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Mukama n'awa Saara omukisa, nga bwe yali asuubizza.

比較

ENTANDIKWA 21:1で検索

2

ENTANDIKWA 21:17-18

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Katonda n'awulira eddoboozi ly'omulenzi, era malayika wa Katonda n'ayita Agari ng'asinziira mu ggulu, n'amugamba nti: “Obadde ki, Agari? Totya, kubanga Katonda awulidde eddoboozi ly'omulenzi. Situka ositule omulenzi omukwate mu mikono gyo. Ndimufuula eggwanga eddene.”

比較

ENTANDIKWA 21:17-18で検索

3

ENTANDIKWA 21:2

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Saara n'aba olubuto, n'azaalira Aburahamu omwana ow'obulenzi nga Aburahamu akaddiye, mu biro Katonda bye yamutegeezaako.

比較

ENTANDIKWA 21:2で検索

4

ENTANDIKWA 21:6

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Saara n'agamba nti: “Katonda ansesezza. Buli anaawuliranga kino, anaasekeranga wamu nange.”

比較

ENTANDIKWA 21:6で検索

5

ENTANDIKWA 21:12

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Naye Katonda n'agamba Aburahamu nti: “Leka kunakuwala olw'omulenzi n'olw'omuzaana wo. Kola byonna Saara by'akugamba, kubanga mu Yisaaka mw'olifunira abazzukulu be nakusuubiza.

比較

ENTANDIKWA 21:12で検索

6

ENTANDIKWA 21:13

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Era omwana w'omuzaana naye ndimufuula eggwanga, kubanga naye mwana wo.”

比較

ENTANDIKWA 21:13で検索

前章
次章
YouVersion

日々、神との親しい交わりを求めるために、あなたを励まし、勇気を与えます。

ミニストリー

概要

キャリア

ボランティア

ブログ

プレス

便利なリンク集

ヘルプ

寄付

聖書の訳

オーディオ聖書

聖書の言語

今日の聖句


デジタルミニストリー

Life.Church
日本語

©2026 Life.Church / YouVersion

プライバシー規約利用規約
脆弱性の開示
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

ホーム

聖書

読書プラン

ビデオ