1
ENTANDIKWA 5:24
Luganda DC Bible 2003
Obulamu bwe bwonna yabumala wamu ne Katonda, oluvannyuma n'atalabikako nate, kubanga Katonda yamutwala.
比較
ENTANDIKWA 5:24で検索
2
ENTANDIKWA 5:22
Enoka n'awangaala emyaka emirala ebikumi bisatu, ng'atambulira wamu ne Katonda. N'azaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala.
ENTANDIKWA 5:22で検索
3
ENTANDIKWA 5:1
Luno lwe lukalala lw'abazzukulu ba Adamu. Katonda bwe yatonda abantu, yabatonda ne bamufaanana.
ENTANDIKWA 5:1で検索
4
ENTANDIKWA 5:2
Yatonda omusajja n'omukazi, n'abawa omukisa, n'abatuuma erinnya nti “Bantu.”
ENTANDIKWA 5:2で検索
ホーム
聖書
読書プラン
ビデオ