1
ENTANDIKWA 7:1
Luganda DC Bible 2003
Mukama n'agamba Noowa nti: “Yingira mu lyato n'ab'omu nnyumba yo bonna, kubanga ndabye ng'oli mutuukirivu mu maaso gange, mu mulembe guno.
比較
ENTANDIKWA 7:1で検索
2
ENTANDIKWA 7:24
Amazzi ne gatakendeera okumala ennaku kikumi mu ataano.
ENTANDIKWA 7:24で検索
3
ENTANDIKWA 7:11
Mu mwaka ogw'olukaaga ogw'obulamu bwa Noowa, ku lunaku olw'ekkumi n'omusanvu, mu mwezi ogwokubiri, ensulo zonna ez'omu guyanja, ne zizibukuka, n'ebituli byonna eby'oku ggulu ne bigguka.
ENTANDIKWA 7:11で検索
4
ENTANDIKWA 7:23
Mukama n'azikiriza ebiramu byonna ku nsi: abantu n'ensolo n'ebyewalula ku ttaka, n'ebibuuka mu bbanga. Noowa n'asigalawo yekka, n'abo abaali naye mu lyato.
ENTANDIKWA 7:23で検索
5
ENTANDIKWA 7:12
Enkuba n'etandika okutonnya ku nsi, okumala ennaku amakumi ana, emisana n'ekiro.
ENTANDIKWA 7:12で検索
ホーム
聖書
読書プラン
ビデオ