1
Olubereberye 2:24
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
N'olwekyo, omusajja ky'anaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we, ne bafuuka omubiri gumu.
Palyginti
Naršyti Olubereberye 2:24
2
Olubereberye 2:18
Awo Mukama Katonda n'ayogera nti, “Si kirungi omuntu okubeeranga yekka; nnaamukolera omubeezi amusaanira.”
Naršyti Olubereberye 2:18
3
Olubereberye 2:7
Mukama Katonda n'abumba omuntu n'enfuufu ey'ensi, n'amufuuwamu mu nnyindo omukka ogw'obulamu, omuntu n'alyoka abeera omulamu.
Naršyti Olubereberye 2:7
4
Olubereberye 2:23
Omuntu n'ayogera nti, “Otyo! Ono nno lye ggumba erivudde mu magumba gange, ye nnyama evudde mu nnyama yange; naye anaayitibwanga mukazi, kubanga aggyiddwa mu musajja.”
Naršyti Olubereberye 2:23
5
Olubereberye 2:3
Katonda n'awa omukisa olunaku olwomusanvu n'alutukuza, kubanga olwo lwe yawummulirako emirimu gye gyonna gye yakola.
Naršyti Olubereberye 2:3
6
Olubereberye 2:25
Bombi baali bwereere, omusajja ne mukazi we, naye tebaakwatibwa nsonyi.
Naršyti Olubereberye 2:25
Pradžia
Biblija
Planai
Vaizdo įrašai