1
Olubereberye 5:24
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Enoka yatambula ne Katonda, n’ataddamu kulabika, kubanga Katonda yamutwala.
Uporedi
Istraži Olubereberye 5:24
2
Olubereberye 5:22
Enoka n’atambulira wamu ne Katonda, okumala emyaka ebikumi bisatu nga Mesuseera amaze okuzaalibwa, n’azaala abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
Istraži Olubereberye 5:22
3
Olubereberye 5:1
Luno lwe lulyo lwa Adamu. Katonda bwe yatonda omuntu, yamukola mu kifaananyi kya Katonda.
Istraži Olubereberye 5:1
4
Olubereberye 5:2
Yabatonda omusajja n’omukazi, n’abawa omukisa n’abatuuma, “abantu.”
Istraži Olubereberye 5:2
Početna
Biblija
Planovi
Video zapisi