1
ENTANDIKWA 9:12-13
Luganda DC Bible 2003
Katonda era n'agamba nti: “Kano ke kabonero ak'endagaano ey'emirembe n'emirembe, gye nkoze nammwe era na buli kitonde ekiramu ekiri nammwe: ntadde musoke ku bire, ye anaabanga akabonero ak'endagaano gye nkoze n'ensi.
Jämför
Utforska ENTANDIKWA 9:12-13
2
ENTANDIKWA 9:16
Musoke bw'anaalabikanga ku bire, nnaamulabanga ne nzijukira endagaano ey'emirembe n'emirembe, nze Katonda gye nkoze n'ebitonde byonna ebiri ku nsi.
Utforska ENTANDIKWA 9:16
3
ENTANDIKWA 9:6
Buli atta omuntu, naye anattibwanga abantu, kubanga omuntu yatondebwa ng'afaanana Katonda.
Utforska ENTANDIKWA 9:6
4
ENTANDIKWA 9:1
Katonda n'awa Noowa n'abaana be omukisa, n'abagamba nti: “Muzaale nnyo, mweyongere obungi, mujjuze ensi.
Utforska ENTANDIKWA 9:1
5
ENTANDIKWA 9:3
Byonna munaabiryanga. Mbibawadde, nga bwe n'abawa ebimera byonna, bibeerenga emmere yammwe.
Utforska ENTANDIKWA 9:3
6
ENTANDIKWA 9:2
Ensolo zonna n'ebibuuka mu bbanga na buli kiramu kyonna ekiri mu nnyanja, binaabatyanga. Biteekeddwa mu buyinza bwammwe.
Utforska ENTANDIKWA 9:2
7
ENTANDIKWA 9:7
Era mmwe muzaale nnyo, mube n'abaana bangi ku nsi, mugibune.”
Utforska ENTANDIKWA 9:7
Hem
Bibeln
Läsplaner
Videor