Olubereberye 11:6-7

Olubereberye 11:6-7 LUG68

Mukama n'ayogera nti Laba, abo lye ggwanga limu, era bonna balina olulimi lumu; era kino kye batanula okukola: ne kaakano tewali ekigenda okubalema, kye baagala okukola. Kale nno, tukke, tutabuliretabulire eyo olulimi lwabwe, baleme okutegeera enjogera yaabwe bokka na bokka.