1
Okuva 5:1
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Oluvannyuma lw’ebyo, Musa ne Alooni ne bajja eri Falaawo, ne bamugamba nti, “Tutumiddwa MUKAMA Katonda wa Isirayiri ng’akugamba nti, ‘Leka abantu bange bagende, bankolere embaga mu ddungu.’ ”
Compare
Explore Okuva 5:1
2
Okuva 5:23
Kubanga kasookedde ŋŋenda ne njogera ne Falaawo mu linnya lyo, abantu bo abataddeko ebizibu bingi; era abantu bo tobawonyezza n’akatono.”
Explore Okuva 5:23
3
Okuva 5:22
Awo Musa n’akomawo awali MUKAMA, n’ayogera nti, “Ayi MUKAMA, abantu bano lwaki obaleetedde emitawaana? Eyo y’ensonga kyewava ontuma?
Explore Okuva 5:22
4
Okuva 5:2
Naye Falaawo n’abaddamu nti, “MUKAMA ye ani, mmugondere, nzikirize Abayisirayiri, sijja kubakkiriza kugenda.”
Explore Okuva 5:2
5
Okuva 5:8-9
Naye mubalagire babumbenga obungi bw’amatoffaali bwe bumu nga ge babadde babumba; temukendeezanga ku muwendo ogwabasalirwa. Bagayaavu; era kyebava bankaabirira nti, ‘Tuleke tugende tuweeyo ssaddaaka eri Katonda waffe.’ Abasajja mubongereko ku mirimu gye mubasalira, bakole nnyo, balyoke baleme na kufa ku ebyo bye babalimbalimba.”
Explore Okuva 5:8-9