1
OKUVA E MISIRI 22:22-23
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Temuubonyaabonyenga nnamwandu n'omu, wadde mulekwa. Bwe munaababonyaabonyanga, ne bansaba okubayamba, siiremenga kubayamba.
Compare
Explore OKUVA E MISIRI 22:22-23
2
OKUVA E MISIRI 22:21
“Omugwira tomuyisanga bubi, wadde okumulumya, kubanga nammwe mwali bagwira mu nsi ey'e Misiri.
Explore OKUVA E MISIRI 22:21
3
OKUVA E MISIRI 22:18
“Onottanga omukazi omulogo.
Explore OKUVA E MISIRI 22:18
4
OKUVA E MISIRI 22:25
“Bw'onoowolanga ensimbi omu ku bantu bange abaavu, tomubanjanga ng'omuwozi w'ensimbi bw'abanja, n'omusaba amagoba.
Explore OKUVA E MISIRI 22:25