1
EKY'ABALEEVI 20:13
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Era omusajja bw'aneebakanga ne musajja munne, nga bwe yandyebase n'omukazi, baba bakoze eky'omuzizo. Bombi banattibwanga, nga be beereetedde bokka okuttibwa.
Compare
Explore EKY'ABALEEVI 20:13
2
EKY'ABALEEVI 20:7
Kale mwetukuze, mubenga batukuvu, kubanga nze Mukama Katonda wammwe.
Explore EKY'ABALEEVI 20:7
3
EKY'ABALEEVI 20:26
Munaabeeranga batukuvu, era nga muli bange nzekka, kubanga nabaawula mu mawanga amalala, mulyoke mubeerenga bange nzekka.
Explore EKY'ABALEEVI 20:26
4
EKY'ABALEEVI 20:8
Mukuumenga amateeka gange, kubanga nze Mukama abafuula abatukuvu.
Explore EKY'ABALEEVI 20:8