1
EKY'ABALEEVI 19:18
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Toowoolerenga ggwanga ku muntu n'omu, era toomusibirenga kiruyi. Naye oyagalanga muntu munno nga bwe weeyagala ggwe wennyini. Nze Mukama.
Compare
Explore EKY'ABALEEVI 19:18
2
EKY'ABALEEVI 19:28
Temuusalenga misale ku mibiri gyammwe okukungubagira abafu, wadde okweyolako enjola olw'okwewoomya. Nze Mukama.
Explore EKY'ABALEEVI 19:28
3
EKY'ABALEEVI 19:2
ayogere n'ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli, abagambe nti: “Mubenga batuukirivu, kubanga nze Mukama Katonda wammwe ndi mutuukirivu.
Explore EKY'ABALEEVI 19:2
4
EKY'ABALEEVI 19:17
“Tookyawenga munno mu mutima gwo, naye omunenyanga ne biggwa, oleme okumukolako ekibi.
Explore EKY'ABALEEVI 19:17
5
EKY'ABALEEVI 19:31
“Temuugendenga kwebuuza ku basamize, wadde ku balogo. Temuunoonyenga gye bali, muleme kwonooneka. Nze Mukama.
Explore EKY'ABALEEVI 19:31
6
EKY'ABALEEVI 19:16
Toosaasaanyenga ŋŋambo mu bantu bo, era tooteekenga mu kabi bulamu bwa muntu munno. Nze Mukama.
Explore EKY'ABALEEVI 19:16