1
YOWANNE 17:17
Luganda Bible 2003
Batukuze mu mazima. Ekigambo kyo ge mazima.
Compare
Explore YOWANNE 17:17
2
YOWANNE 17:3
Obulamu obutaggwaawo bwe buno, abantu bonna okukumanya ggwe Katonda omu wekka ow'amazima, n'okumanya Yesu Kristo, gwe watuma.
Explore YOWANNE 17:3
3
YOWANNE 17:20-21
“Sisabira bano bokka, naye n'abo abanzikiriza olw'obubaka bwa bano. Bonna babeerenga bumu. Kitange, nga ggwe bw'oli mu nze, nange bwe ndi mu ggwe, nabo babeerenga mu ffe, ensi eryoke ekkirize nga ggwe wantuma.
Explore YOWANNE 17:20-21
4
YOWANNE 17:15
Sikusaba kubaggya mu nsi, wabula bakuumenga, obawonye Omubi.
Explore YOWANNE 17:15
5
YOWANNE 17:22-23
Era ekitiibwa kye wampa nkibawadde, balyoke babeerenga bumu, nga ffe bwe tuli obumu, nze mu bo, naawe mu nze, balyoke babeerere ddala bumu, ensi etegeere nga ggwe wantuma, era ng'obaagala nga bw'onjagala.
Explore YOWANNE 17:22-23
Home
Bible
Plans
Videos