1
YOWANNE 20:21-22
Luganda Bible 2003
N'abagamba nate nti: “Emirembe gibe na mmwe. Nga Kitange bwe yantuma, nange bwe mbatuma mmwe.” Bwe yamala okwogera ebyo, n'abafuuwako omukka, n'abagamba nti: “Mufune Mwoyo Mutuukirivu
Compare
Explore YOWANNE 20:21-22
2
YOWANNE 20:29
Yesu n'amugamba nti: “Olw'okuba ng'ondabye, kyovudde okkiriza? Ba mukisa abakkiriza nga tebalabye.”
Explore YOWANNE 20:29
3
YOWANNE 20:27-28
Awo n'agamba Tomasi nti: “Leeta wano olunwe lwo, era laba ebibatu byange. Era leeta ekibatu kyo, okiteeke mu mbiriizi zange. Leka kuba atakkiriza, naye akkiriza.” Tomasi n'amuddamu nti: “Mukama wange, era Katonda wange!”
Explore YOWANNE 20:27-28
Home
Bible
Plans
Videos