1
YOWANNE 19:30
Luganda Bible 2003
Yesu bwe yamala okuweebwa omwenge omukaatuufu, n'agamba nti: “Kiwedde.” N'akutamya omutwe, n'afa.
Compare
Explore YOWANNE 19:30
2
YOWANNE 19:28
Ebyo bwe byaggwa, Yesu ng'amanyi nti kaakano byonna biwedde, olw'okwagala okutuukiriza ekyawandiikibwa, n'agamba nti: “Ennyonta ennuma.”
Explore YOWANNE 19:28
3
YOWANNE 19:26-27
Yesu bwe yalaba nnyina, era n'omuyigirizwa, ye Yesu gwe yayagalanga, ng'ayimiridde awo, n'agamba nnyina nti: “Maama, laba, omwana wo wuuyo.” Ate n'agamba omuyigirizwa nti: “Laba, nnyoko wuuyo.” Okuva olwo omuyigirizwa oyo n'amutwala eka ewuwe.
Explore YOWANNE 19:26-27
4
YOWANNE 19:33-34
Bwe baatuuka ku Yesu, ne balaba nga yafudde dda, ne batamumenya magulu, naye omu ku baserikale n'amufumita effumu mu mbiriizi, amangwago ne muvaamu omusaayi n'amazzi.
Explore YOWANNE 19:33-34
5
YOWANNE 19:36-37
Ebyo byabaawo, ekyawandiikibwa kituukirire nti: “Talimenyebwa ggumba na limu.” Era ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti: “Balimulaba gwe baafumita.”
Explore YOWANNE 19:36-37
6
YOWANNE 19:17
n'afuluma nga yeetisse omusaalaba gwe, n'atuuka mu kifo ekiyitibwa eky'Ekiwanga, mu Lwebureeyi ekiyitibwa Golugoota.
Explore YOWANNE 19:17
7
YOWANNE 19:2
Abaserikale ne bawetaaweta amaggwa, ne bakolamu engule, ne bagimuteeka ku mutwe, ne bamwambaza olugoye olwa kakobe
Explore YOWANNE 19:2
Home
Bible
Plans
Videos